Add parallel Print Page Options

Okulagula kwa Balamu Okusooka

23 (A)Balamu n’agamba Balaki nti, “Nkolera wano ebyoto musanvu, era onfunire ne sseddume z’ente musanvu, n’endiga ennume musanvu.”

Read full chapter

Balaam’s First Message

23 Balaam said, “Build me seven altars here, and prepare seven bulls and seven rams(A) for me.”

Read full chapter

14 (A)N’amutwala mu nnimiro ya Zofimu, ku ntikko ya Pisuga, n’azimbira eyo ebyoto musanvu n’awaayo sseddume w’ente emu n’endiga ennume emu ku buli kyoto.

Read full chapter

14 So he took him to the field of Zophim on the top of Pisgah,(A) and there he built seven altars and offered a bull and a ram on each altar.(B)

Read full chapter

29 Balamu n’agamba Balaki nti, “Nzimbira wano ebyoto musanvu, era onfunireyo wano ente za sseddume musanvu n’endiga ennume musanvu.”

Read full chapter

29 Balaam said, “Build me seven altars here, and prepare seven bulls and seven rams for me.”

Read full chapter

23 (A)Buli lunaku mu nnaku omusanvu ez’embaga, anaawangayo ente ennume nga nto musanvu n’endiga ennume musanvu nga teziriiko kamogo, okuba ebiweebwayo ebyokebwa eri Mukama.

Read full chapter

23 Every day during the seven days of the festival he is to provide seven bulls and seven rams(A) without defect as a burnt offering to the Lord, and a male goat for a sin offering.(B)

Read full chapter