Add parallel Print Page Options

13 (A)Ye, ne bazzukulu be bonna banaabanga mu ndagaano ey’obwakabona obw’emirembe gyonna, kubanga yasunguwalira abaana ba Isirayiri olw’okutyoboola ekitiibwa kya Katonda we, n’abatangiririra.’ ”

Read full chapter

13 He and his descendants will have a covenant of a lasting priesthood,(A) because he was zealous(B) for the honor(C) of his God and made atonement(D) for the Israelites.”(E)

Read full chapter

(A)Olwali olwo nga Yezeberi atandika okutta bannabbi bonna aba Mukama, Obadiya n’addira bannabbi kikumi n’abakweka mu mpuku bbiri buli emu ng’erimu amakumi ataano ataano, n’abaweeranga omwo emmere n’amazzi.

Read full chapter

While Jezebel(A) was killing off the Lord’s prophets, Obadiah had taken a hundred prophets and hidden(B) them in two caves, fifty in each, and had supplied(C) them with food and water.)

Read full chapter

22 (A)Eriya n’abagamba nti, “Nze nsigaddewo nzekka ku bannabbi ba Mukama, naye Baali alina bannabbi ebikumi bina mu ataano.

Read full chapter

22 Then Elijah said to them, “I am the only one of the Lord’s prophets left,(A) but Baal has four hundred and fifty prophets.(B)

Read full chapter

(A)Yagamba nti, “Mukama, basse bannabbi bo ne bamenyaamenya n’ebyoto byo. Nze nzekka nze nsigaddewo, ate bannoonya okunzita.”

Read full chapter

“Lord, they have killed your prophets and torn down your altars; I am the only one left, and they are trying to kill me”[a]?(A)

Read full chapter

Footnotes

  1. Romans 11:3 1 Kings 19:10,14