Add parallel Print Page Options

(A)Musa n’aleeta ensonga zaabwe awali Mukama Katonda. Mukama n’agamba Musa nti, (B)“Abawala ba Zerofekadi kye bagamba kituufu; bafunire omugabo ogw’obutaka awamu ne baganda ba kitaabwe, era n’omugabo gwa kitaabwe gubaweebwe.

Read full chapter