Okubikkulirwa 19:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Awo eddoboozi ne liva mu ntebe ey’obwakabaka nga ligamba nti:
“Mumutendereze Katonda waffe,
mmwe abaddu be mwenna
abamutya
abeekitiibwa n’abatali baakitiibwa.”
Okubikkulirwa 14:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Ne malayika omulala owookusatu n’abagoberera ng’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka nti, “Omuntu yenna anaasinza ekisolo n’ekifaananyi kyakyo, era anakkiriza okuteeka akabonero kaakyo ku kyenyi kye oba ku mukono gwe ogwa ddyo,
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.