Add parallel Print Page Options

(A)Ebibereberye mu nsi y’e Misiri bijja kufa, okutandikira ku mubereberye wa Falaawo agenda okumusikira, okutuukira ddala ku mubereberye[a] w’omuwala omuzaana asa ku lubengo; era n’ebibereberye byonna eby’ebisolo.

Read full chapter

Footnotes

  1. 11:5 Mu bitundu ebyo, omwana owoobulenzi nga ye mubereberye yali wa muwendo nnyo eri ennyumba gy’avaamu.

41 (A)Abakazi babiri baliba basa ku mmengo zaabwe mu nnyumba y’emu, omu n’atwalibwa omulala n’alekebwa.”

Read full chapter

21 (A)Awo Abafirisuuti ne bakwata Samusooni, ne bamuggyamu amaaso, ne bamuserengesa e Gaza nga musibe mu njegere ez’ekikomo, ne bamuteeka mu kkomera mu nnyumba omuseerebwa obuwunga.

Read full chapter

65 n’abuuza omuddu nti, “Ani oyo gwe nnengera mu nnimiro ajja okutusisinkana?”

Omuddu n’addamu nti, “Ye mukama wange.” Lebbeeka kwe kutoola omunagiro gwe ne yeebikkirira.

Read full chapter

11 (A)Mutye mmwe abakazi abateefiirayo,
    mukankane mmwe abawala abawulira nga muli wanywevu.
Muggyeko engoye zammwe,
    mwesibe ebibukutu mu biwato byammwe.

Read full chapter