Add parallel Print Page Options

12 (A)Mukama mumwawulirangako ebiggulanda byonna. Zisseddume zonna embereberye ez’amagana gammwe zinaabanga za Mukama.

Read full chapter

12 you are to give over to the Lord the first offspring of every womb. All the firstborn males of your livestock belong to the Lord.(A)

Read full chapter

Ebibereberye eby’Ebisolo Ebirundibwa

19 (A)Buli bibereberye ebisajja ebinaazaalibwanga mu ggana lyo ne mu kisibo kyo, onoobitukuzanga era binaabanga bya Mukama Katonda wo. Ente zo ennume embereberye tozikozesanga mirimu, n’endiga zo embereberye tozisalangako byoya.

Read full chapter

The Firstborn Animals

19 Set apart for the Lord(A) your God every firstborn male(B) of your herds and flocks.(C) Do not put the firstborn of your cows to work, and do not shear the firstborn of your sheep.(D)

Read full chapter

27 (A)“Ente, oba endiga, oba embuzi bw’eneezaalibwanga eneesigalanga ne nnyina waayo okumala ennaku musanvu. Okuva ku lunaku olw’omunaana n’okweyongerayo ennekkirizibwanga bw’eneeweebwangayo eri Mukama Katonda ng’ekiweebwayo ekyokebwa mu muliro.

Read full chapter

27 “When a calf, a lamb or a goat(A) is born, it is to remain with its mother for seven days.(B) From the eighth day(C) on, it will be acceptable(D) as a food offering presented to the Lord.

Read full chapter