Add parallel Print Page Options

(A)Omukolo guno gunaababeereranga ng’akabonero ku mikono gyammwe, oba mu byenyi wakati w’amaaso gammwe, okubajjukizanga etteeka lya Mukama eritaavenga ku mimwa gyammwe. Kubanga Mukama yabaggya mu Misiri n’omukono gwe ogw’amaanyi.

Read full chapter

21 (A)Bisibenga ku mutima gwo ennaku zonna
    era obisibe binywerere mu bulago bwo.

Read full chapter

(A)togalekanga kuva mu ngalo zo,
    gawandiike ku mutima gwo.

Read full chapter

ekiraga nti muli bbaluwa eva eri Kristo, enywezeddwa ffe, etaawandiikibwa na bwino, wabula na Mwoyo wa Katonda omulamu, si ku bipande eby’amayinja naye ku bipande by’emitima egy’omubiri.

Read full chapter