Add parallel Print Page Options

Okutukuza Abantu

10 (A)Mukama n’agamba Musa nti, “Genda eri abantu, obatukuze leero n’enkya. Bagambe booze engoye zaabwe,

Read full chapter

14 Awo Musa n’ava ku lusozi n’aserengeta eri abantu, n’abatukuza ne bayoza engoye zaabwe.

Read full chapter

(A)“ ‘Noolwekyo mwetukuze mubeerenga batukuvu, kubanga Nze Mukama Katonda wammwe.

Read full chapter

13 (A)“Golokoka otukuze abantu era obategeeze beetukuze nga beetegekera olw’enkya bw’atyo bw’ayogera Mukama, Katonda wa Isirayiri. Waliwo ebikwekeddwa mu mmwe; okuggyako nga mubikwekula temuyinza kuwangula balabe bammwe.

Read full chapter

(A)N’abaddamu nti, “Weewaawo, mirembe. Nzize okuwaayo ssaddaaka eri Mukama. Mwetukuze tugende ffenna tuweeyo ssaddaaka.” N’atukuza Yese ne batabani be, n’abayita okujja okuwaayo ssaddaaka.

Read full chapter

16 (A)Mukuŋŋaanye abantu bonna.
    Mutukuze ekibiina ekyo ekikuŋŋaanye.
Muyite abakulu abakulembeze.
    Muleete abaana abato
    n’abo abakyali ku mabeere.
N’oyo eyakawasa aveeyo mu kisenge kye,
    n’eyakafumbirwa naye aveeyo gy’ali.

Read full chapter