Add parallel Print Page Options

(A)mukama we amutwalanga eri abalamuzi, amuleetanga ku luggi oba ku mwango gw’oluggi, n’amuwummula okutu n’olukato.[a] Olwo anaamuweerezanga okutuusa okufa.

Read full chapter

Footnotes

  1. 21:6 Okuwummula amatu, yali mpisa y’Abasuli n’amawanga agabeetoolodde. Kaali kabonero akakakasa ng’omuddu bw’ali owa mukama we.

then his master must take him before the judges.[a](A) He shall take him to the door or the doorpost and pierce(B) his ear with an awl. Then he will be his servant for life.(C)

Read full chapter

Footnotes

  1. Exodus 21:6 Or before God

Embuga Ezinaasalirwangamu Emisango

(A)Bwe wanaabangawo emisango egireeteddwa mu mbuga yo nga mizibu gikukaluubiridde okusala, oba nga gya kuyiwa musaayi, oba gya kuwozaŋŋanya, oba kukubagana, oba ensonga endala zonna ezinaabangamu enkaayana mu bibuga byo, ensonga ezo zonna onoozitwalanga mu kifo Mukama Katonda wo ky’anaabanga yeerondedde. (B)Bw’onootuukanga eyo oneebuuzanga ku bakabona, be Baleevi, ne ku mulamuzi anaabanga akola omulimu ogwo mu kiseera ekyo. Banaakutegeezanga ensala yaabwe.

Read full chapter

Law Courts

If cases come before your courts that are too difficult for you to judge(A)—whether bloodshed, lawsuits or assaults(B)—take them to the place the Lord your God will choose.(C) Go to the Levitical(D) priests and to the judge(E) who is in office at that time. Inquire of them and they will give you the verdict.(F)

Read full chapter

17 (A)abantu bombi abawozaŋŋanya banajjanga mu maaso ga Mukama Katonda awali bakabona n’abalamuzi abanaabanga ku mulimu mu kiseera ekyo.

Read full chapter

17 the two people involved in the dispute must stand in the presence of the Lord before the priests and the judges(A) who are in office at the time.

Read full chapter