Add parallel Print Page Options

Amateeka ku Mbaga Enkulu Essatu eza Buli Mwaka

14 (A)“Ononkoleranga embaga emirundi esatu buli mwaka.

Read full chapter

The Three Annual Festivals

14 “Three times(A) a year you are to celebrate a festival to me.

Read full chapter

16 (A)“Onookolanga Embaga ey’Amakungula[a] ey’ebibala ebibereberye eby’ebirime bye wasiga mu nnimiro yo.

“Onookolanga Embaga ey’Amayingiza[b] buli nkomerero ya mwaka, bw’onookuŋŋaanyanga ebibala by’omu nnimiro, n’obiyingiza.

Read full chapter

Footnotes

  1. 23:16 Embaga ey’Amakungula y’emu yeeyitibwa Embaga eya Wiiki (34:22) kubanga Embaga ey’Amakungula yabangawo oluvannyuma lw’Embaga ey’Okuyitako, ng’okukungula kwa kaggwa
  2. 23:16 Embaga ey’Amayingiza yabangawo ng’okukungula kwa kaggwa.

16 “Celebrate the Festival of Harvest(A) with the firstfruits(B) of the crops you sow in your field.

“Celebrate the Festival of Ingathering(C) at the end of the year, when you gather in your crops from the field.(D)

Read full chapter

20 (A)Endogoyi embereberye onoozinunulanga n’endiga, naye nga toginunudde ogimenyanga ensingo n’ogitta. Abaana bo abaggulanda bonna obanunulanga. Era tewabanga ajja gye ndi engalo ensa.

Read full chapter

20 Redeem the firstborn donkey with a lamb, but if you do not redeem it, break its neck.(A) Redeem all your firstborn sons.(B)

“No one is to appear before me empty-handed.(C)

Read full chapter