Add parallel Print Page Options

26 (A)Olyoke osiige n’amafuta ago Eweema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, n’Essanduuko ey’Endagaano,

Read full chapter

26 Then use it to anoint(A) the tent of meeting, the ark of the covenant law,

Read full chapter

(A)“Oliddira amafuta ag’okwawula n’ogamansa ku Weema ya Mukama ne byonna ebigirimu, olyoke oyawule Eweema ya Mukama n’ebigirimu byonna, ebeere ntukuvu.

Read full chapter

“Take the anointing oil and anoint(A) the tabernacle and everything in it; consecrate it and all its furnishings,(B) and it will be holy.

Read full chapter

17 (A)“Okolereko ekisaanikira, ye ntebe ey’okusaasira, nga kya zaabu omuka ennyo; obuwanvu bwakyo sentimita nkaaga mu musanvu, n’obugazi sentimita nkaaga mu musanvu. 18 Era okolereko ebifaananyi bya bakerubi babiri mu zaabu empeese, ku njuyi ebbiri ez’ekisaanikira. 19 Oteeke ekifaananyi kya kerubi omu ku ludda lumu olw’ekisaanikira, n’ekifaananyi kya kerubi omulala ku ludda olwokubiri, nga ebifaananyi bya bakerubi byombi byekutte wamu n’ekisaanikira. 20 (B)Ebiwaawaatiro bya bakerubi bibe bibikkule nga bisonze waggulu, era nga bisiikiriza ekisaanikira. Bakerubi batunulagane nga boolekedde ekisaanikira.

Read full chapter

17 “Make an atonement cover(A) of pure gold—two and a half cubits long and a cubit and a half wide. 18 And make two cherubim(B) out of hammered gold at the ends of the cover. 19 Make one cherub on one end and the second cherub on the other; make the cherubim of one piece with the cover, at the two ends. 20 The cherubim(C) are to have their wings spread upward, overshadowing(D) the cover with them. The cherubim are to face each other, looking toward the cover.

Read full chapter