Add parallel Print Page Options

Katonda n’agamba Musa nti, “Nze Mukama.

Read full chapter

(A)Ndibafuula abantu bange, era nnaabeeranga Katonda wammwe, era mulitegeera nga nze Mukama Katonda wammwe abawonyezza ebizibu by’Abamisiri.

Read full chapter

(A)Kubanga nze Mukama Katonda wo,
    Katonda Omutukuvu owa Isirayiri; Omulokozi wo.
Mpayo Misiri ggwe osobole okuteebwa,
    era Kuusi ne Seba mbiwaayo gwe ofune emirembe gyo.

Read full chapter

15 (A)Kubanga nze Mukama Katonda wo,
    asiikuula amayengo g’ennyanja ne gawuluguma:
    Mukama ow’Eggye lye linnya lye.

Read full chapter

(A)“ ‘Noolwekyo mwetukuze mubeerenga batukuvu, kubanga Nze Mukama Katonda wammwe.

Read full chapter

(A)Munaabeeranga obwakabaka bwange obwa bakabona, era eggwanga ettukuvu.’ Ebyo bye bigambo by’ojja okutegeeza abaana ba Isirayiri.”

Read full chapter

(A)ategeeze ekibiina kyonna eky’abaana ba Isirayiri abagambe nti, “Mubeerenga batukuvu, kubanga nze Mukama Katonda wammwe ndi mutukuvu.

Read full chapter

(A)Amawanga gonna gatendereze erinnya lyo ekkulu era ery’entiisa.
    Mukama mutukuvu.

Read full chapter

(A)Yatulonda okubeera mu Kristo ng’ensi tennatondebwa, ffe tube batukuvu, abataliiko kya kunenyezebwa mu maaso ge, olw’okwagala kwe.

Read full chapter

(A)Kubanga Katonda teyatuyitira bugwenyufu wabula yatuyitira kutukuzibwa.

Read full chapter

15 (A)Kale, nga Katonda eyabayita bw’ali omutukuvu, nammwe mubeerenga batukuvu mu byonna bye mukola.

Read full chapter

16 (A)Nga bwe kyawandiikibwa nti, “Mubenga batukuvu, kubanga nze ndi mutukuvu.”

Read full chapter