Add parallel Print Page Options

Ibulaamu Awonya Lutti

13 (A)Awo Omwamoli omu eyali abadduseeko n’ajja n’ategeeza Ibulaamu Omwebbulaniya, eyali abeera okumpi n’emivule gya Mamule, muganda wa Esukoli ne Aneri abaalina endagaano ne Ibulaamu.

Read full chapter

13 A man who had escaped came and reported this to Abram the Hebrew.(A) Now Abram was living near the great trees of Mamre(B) the Amorite, a brother[a] of Eshkol(C) and Aner, all of whom were allied with Abram.

Read full chapter

Footnotes

  1. Genesis 14:13 Or a relative; or an ally

24 Sijja kubaako kye ntwala; okuggyako ebyo abavubuka bye balidde, n’omugabo gw’abasajja abaagenda nange; leka Aneri ne Esukoli ne Mamule bo batwale omugabo gwabwe.”

Read full chapter

24 I will accept nothing but what my men have eaten and the share that belongs to the men who went with me—to Aner, Eshkol and Mamre.(A) Let them have their share.”

Read full chapter

Ibulayimu n’Abagenyi Abasatu

18 (A)Awo Mukama n’alabikira Ibulayimu mu mivule gya Mamule, mu ttuntu ng’atudde mu mulyango gwa weema ye.

Read full chapter

The Three Visitors

18 The Lord appeared to Abraham(A) near the great trees of Mamre(B) while he was sitting at the entrance to his tent(C) in the heat of the day.

Read full chapter

Okufa kwa Isaaka

27 (A)Awo Yakobo n’ajja eri kitaawe Isaaka e Mamule, oba Kiriyasaluba, ye Kebbulooni, Ibulayimu ne Isaaka mwe baatuulanga.

Read full chapter

27 Jacob came home to his father Isaac(A) in Mamre,(B) near Kiriath Arba(C) (that is, Hebron),(D) where Abraham and Isaac had stayed.(E)

Read full chapter

20 (A)Awo Nuuwa n’azimbira Mukama ekyoto, n’addira ku zimu ku nsolo ennongoofu ne ku binyonyi ebirongoofu n’awaayo ekiweebwayo ekyokebwa ku kyoto.

Read full chapter

20 Then Noah built an altar to the Lord(A) and, taking some of all the clean animals and clean(B) birds, he sacrificed burnt offerings(C) on it.

Read full chapter