Add parallel Print Page Options

13 (A)Awo n’akoowoola erinnya lya Mukama eyayogera naye, n’agamba nti, “Oli Katonda alaba”, kubanga yagamba nti, “Ndabidde ddala Katonda ne nsigala nga ndi mulamu nga maze okumulaba.”

Read full chapter

13 She gave this name to the Lord who spoke to her: “You are the God who sees me,(A)” for she said, “I have now seen[a] the One who sees me.”(B)

Read full chapter

Footnotes

  1. Genesis 16:13 Or seen the back of

11 (A)Naye Katonda teyakola kabi konna ku bakulembeze ba Isirayiri abo; Katonda baamulaba, ne balya era ne banywa.

Read full chapter

11 But God did not raise his hand against these leaders of the Israelites; they saw(A) God, and they ate and drank.(B)

Read full chapter

(A)Bwe mba njogera naye tutunulagana maaso na maaso,
    njogera butereevu so si mu ngero;
    alaba ekifaananyi kya Mukama Katonda.
Kale, lwaki temwatidde
    okuwakanya omuddu wange Musa?”

Read full chapter

With him I speak face to face,
    clearly and not in riddles;(A)
    he sees the form of the Lord.(B)
Why then were you not afraid
    to speak against my servant Moses?”(C)

Read full chapter

22 (A)Gidyoni n’ategeera ng’oyo abadde malayika wa Mukama; Gidyoni n’agamba nti, “Zinsanze, Ayi Mukama Katonda, kubanga tulabaganye ne malayika wa Mukama maaso ku maaso.”

Read full chapter

22 When Gideon realized(A) that it was the angel of the Lord, he exclaimed, “Alas, Sovereign Lord! I have seen the angel of the Lord face to face!”(B)

Read full chapter

22 (A)Manowa n’agamba mukazi we nti, “Tugenda kufa kubanga tulabye Katonda.”

Read full chapter

22 “We are doomed(A) to die!” he said to his wife. “We have seen(B) God!”

Read full chapter