Add parallel Print Page Options

(A)Mukama Katonda yali asimbye ennimiro Adeni ku luuyi olw’ebuvanjuba, omuntu gwe yabumba n’amuteeka omwo.

Read full chapter

10 (A)Lutti n’ayimusa amaaso ge, n’alaba ekiwonvu kya Yoludaani nga kirungi, nga kirimu amazzi buli wantu nga kifaanana ng’ennimiro ya Mukama; nga kiri ng’ensi ya Misiri ku luuyi olwa Zowaali. Kino kyaliwo nga Mukama tannazikkiriza Sodomu ne Ggomola.

Read full chapter

13 (A)Wali mu Adeni,
    ennimiro ya Katonda;
buli jjinja ery’omuwendo nga likubikako,
    sadio, topazi, alimasi, berulo,
    onuku, yasipero, safiro,
    ejjinja erya nnawandagala.
Okuteekebwateekebwa kwo n’ebikunyweza byakolebwa mu zaabu.
    Era ku lunaku lwe watondebwa, byategekebwa.

Read full chapter