Add parallel Print Page Options

20 (A)Isaaka yalina emyaka amakumi ana, we yawasiza muwala wa Besweri Omusuuli ow’e Padanalaamu, eyayitibwanga Lebbeeka mwannyina wa Labbaani.

Read full chapter

18 (A)Yakobo yayagala Laakeeri, era n’agamba Labbaani nti, “Nzija kukuweereza[a] emyaka musanvu olwa muwala wo omuto Laakeeri.”

Read full chapter

Footnotes

  1. 29:18 Anaawasa omugole ye yawangayo ebintu ebyogereza omuwala eri kitaawe w’omuwala (34:12). Kyokka bw’atabanga na kya kuwaayo, yapakasanga ewa kitaawe w’omuwala okumala ebbanga lye baalagaananga.

20 (A)Bw’atyo Yakobo n’akolerera Laakeeri emyaka musanvu, naye ne giba ng’ennaku obunaku gy’ali kubanga yamwagala nnyo.

Read full chapter

Okufa n’Okuziikibwa kwa Saala

23 Saala yawangaala emyaka kikumi mu abiri mu musanvu. (A)N’afiira e Kiriyasuwalaba, ye Kebbulooni, mu nsi ya Kanani. Saala bwe yafa Ibulayimu n’ayingira okumukungubagira n’amukaabira.

Read full chapter