Add parallel Print Page Options

26 (A)Oluvannyuma ne muganda we n’azaalibwa, omukono gwe nga gukutte ekisinziiro kya Esawu; kyebaava bamuyita Yakobo. Isaaka yalina emyaka nkaaga Lebbeeka we yazaalira abaana abo.

Read full chapter

26 After this, his brother came out,(A) with his hand grasping Esau’s heel;(B) so he was named Jacob.[a](C) Isaac was sixty years old(D) when Rebekah gave birth to them.

Read full chapter

Footnotes

  1. Genesis 25:26 Jacob means he grasps the heel, a Hebrew idiom for he deceives.

(A)Temubasosonkerezaako lutalo, kubanga mmwe sijja kubawa ku ttaka lyabwe, wadde akatundu akatono awagya ekigere ky’omuntu. Kubanga ensi ey’ensozi eya Seyiri nagiwa dda Esawu okuba obutaka bwe obwenkalakkalira.

Read full chapter

Do not provoke them to war, for I will not give you any of their land, not even enough to put your foot on. I have given Esau the hill country of Seir as his own.(A)

Read full chapter

(A)Awo Yakobo n’ava e Beriseba, batabani be ne bamutwalira wamu n’abaana baabwe abato, ne bakazi baabwe ne babassa mu magaali Falaawo ge yaweereza okumutwala. (B)Era ne batwala ebisibo n’ebintu byabwe bye baafunira mu nsi ya Kanani ne batuuka e Misiri, Yakobo wamu n’ezzadde lye.

Read full chapter

Then Jacob left Beersheba,(A) and Israel’s(B) sons took their father Jacob and their children and their wives in the carts(C) that Pharaoh had sent to transport him. So Jacob and all his offspring went to Egypt,(D) taking with them their livestock and the possessions(E) they had acquired(F) in Canaan.

Read full chapter