Add parallel Print Page Options

Enteekateeka ya Lebbeeka

41 (A)Awo Esawu n’akyawa muganda we Yakobo ng’amulanga omukisa kitaabwe gwe yamuwa. Esawu n’alyoka ayogera nti, “Ennaku ez’okukungubagira kitange zinaatera okutuuka. Bwe zirituuka, muganda wange Yakobo nga mutta.”

42 Kyokka Lebbeeka n’atuusibwako ebigambo bya Esawu mutabani we omukulu; kwe kutumya Yakobo mutabani we omuto, n’amugamba nti, “Laba, Esawu muganda wo ateekateeka okukutta.

Read full chapter

41 Esau held a grudge(A) against Jacob(B) because of the blessing his father had given him. He said to himself, “The days of mourning(C) for my father are near; then I will kill(D) my brother Jacob.”(E)

42 When Rebekah was told what her older son Esau(F) had said, she sent for her younger son Jacob and said to him, “Your brother Esau is planning to avenge himself by killing you.(G)

Read full chapter

30 Esawu n’agamba Yakobo nti, “Mpa mpute ku nva ezo, kubanga enjala ejula kunzita.” Kyeyava ayitibwa Edomu.

Read full chapter

30 He said to Jacob, “Quick, let me have some of that red stew!(A) I’m famished!” (That is why he was also called Edom.[a])(B)

Read full chapter

Footnotes

  1. Genesis 25:30 Edom means red.

(A)Olwo ye Esawu, era ye Edomu, n’abeera mu nsi ey’ensozi za Seyiri.

Read full chapter

So Esau(A) (that is, Edom)(B) settled in the hill country of Seir.(C)

Read full chapter

Bino bye bifa ku b’olulyo lwa Esawu, kitaawe w’Abaedomu abaamuzaalirwa ng’ali mu nsi y’ensozi za Seyiri.

Read full chapter

This is the account(A) of the family line of Esau the father of the Edomites(B) in the hill country of Seir.

Read full chapter