Add parallel Print Page Options

33 (A)N’aba olubuto olulala, n’azaala omwana mulenzi, n’agamba nti, “Kubanga Mukama alabye nga ndi mukyawe, kyavudde ampa omwana owoobulenzi omulala; n’amutuuma erinnya Simyoni.”

Read full chapter

12 (A)Ab’omu kika kya Simyoni ng’ennyiriri zaabwe bwe zaali be bano:

abaava mu Nemweri, lwe lunyiriri lw’Abanemweri;

abaava mu Yamini, lwe lunyiriri lw’Abayamini;

abaava mu Yakini, lwe lunyiriri lw’Abayakini;

Read full chapter