Add parallel Print Page Options

35 (A)Era Leeya n’aba olubuto n’azaala omwana wabulenzi, n’agamba nti, “Ku luno nzija kutendereza Mukama,” kyeyava amutuuma Yuda; n’alekayo okuzaala.

Read full chapter

(A)Yuda n’alabayo muwala wa Suwa, Omukanani, n’amuwasa, ne yeetaba naye, (B)n’aba olubuto n’azaala omwana owoobulenzi n’amutuuma erinnya Eri. Mukyala wa Yuda n’aba olubuto olulala n’azaala omwana omulenzi n’amutuuma Onani. Ate n’azaala omwana omulala n’amutuuma Seera. Yamuzaalira mu Kezibu.

Era Yuda n’awasiza mutabani we omukulu, Eri, omukazi erinnya lye Tamali. (C)Naye Eri mutabani wa Yuda omukulu n’aba mwonoonyi mu maaso ga Mukama; Mukama n’amutta.

(D)Awo Yuda n’agamba Onani nti, “Genda eri muka muganda wo, ofunire muganda wo ezzadde.” Naye Onani n’amanya nti ezzadde teririba lirye; bw’atyo bwe yeetaba naye, amannyi n’agafuka wansi aleme okufunira muganda we ezzadde. 10 (E)Ekyo kye yakola kyali kibi mu maaso ga Mukama. N’ono Mukama kyeyava amutta.

Read full chapter

Ate n’azaala omwana omulala n’amutuuma Seera. Yamuzaalira mu Kezibu.

Read full chapter

(A)Yuda n’alabayo muwala wa Suwa, Omukanani, n’amuwasa, ne yeetaba naye,

Read full chapter

19 (A)Eri ne Onani baali batabani ba Yuda, naye ne bafiira mu nsi ya Kanani.

Read full chapter