Add parallel Print Page Options

19 (A)Mu ntuuyo zo
    mw’onoggyanga ekyokulya,
okutuusa lw’olidda mu ttaka mwe wava,
    kubanga oli nfuufu ne mu nfuufu mw’olidda.”

Read full chapter

14 (A)Kubanga amanyi nga bwe twakolebwa
    era ng’ajjukira nti tuli nfuufu.

Read full chapter

(A)Omwoyo wa Katonda ye yankola,
    era omukka gw’oyo Ayinzabyonna gumpa obulamu.

Read full chapter

25 (A)era abantu tebayinza kumuyamba mu byetaago bye, kubanga talina byetaago! Ye yennyini y’awa buli muntu obulamu n’omukka gw’assa n’ebintu byonna.

Read full chapter

45 (A)kyekyava kiwandiikibwa nti, “Adamu, omuntu eyasooka, yatondebwa ng’alina obulamu.” Kyokka Adamu ow’oluvannyuma ye Mwoyo aleeta obulamu.

Read full chapter