Add parallel Print Page Options

42 (A)Olwo Falaawo n’alyoka aggya empeta[a] ku ngalo ye n’aginaanika Yusufu, n’amwambaza ekyambalo ekya linena omulungi, n’omukuufu ogwa zaabu mu bulago bwe.

Read full chapter

Footnotes

  1. 41:42 Empeta zakozesebwanga okukakasa ebiwandiiko ebikulu.

Katonda Alizzaawo Yerusaalemi

52 (A)Zuukuka, zuukuka,
    oyambale amaanyi go, ggwe Sayuuni.
Ggwe Yerusaalemi ekibuga ekitukuvu,
    teekako ebyambalo byo ebitemagana.
Kubanga okuva leero mu miryango gyo
    temukyayingira mu atali mukomole n’atali mulongoofu.

Read full chapter

33 (A)n’abagamba nti, “Mutwale abaweereza[a] ba mukama wammwe, mwebagaze Sulemaani mutabani wange ennyumbu yange, mumuserengese e Gikoni.

Read full chapter

Footnotes

  1. 1:33 Abaweereza mu nsonga eno kitegeeza eggye lya kabaka erimukuuma