Add parallel Print Page Options

11 (A)Awo Isirayiri kitaabwe n’abagamba nti, “Bwe kinaaba bwe kityo, kale mukole bwe muti: mutwale ebimu ku bibala bya muno mu nsawo zammwe, mutwalire omusajja ekirabo: envumbo ntono, n’omubisi, n’omugavu, n’obubaane ne mooli n’ebinyeebwa ne Alumoni.

Read full chapter

Baganda ba Yusufu Baddayo e Misiri

15 (A)Awo ne batwala ebirabo n’ensimbi za mirundi ebiri, ne Benyamini ne baserengeta naye e Misiri ne bayimirira mu maaso ga Yusufu.

Read full chapter

25 ne bateekateeka ekirabo kya Yusufu bakimuwe mu ttuntu, kubanga baamanya nga bajja kuliira eyo.

Read full chapter

Yusufu Alya ne Baganda be

26 (A)Yusufu bwe yakomawo eka ne bamuleetera ekirabo kye baalina ne bamuvuunamira.

Read full chapter

16 (A)Ekirabo ky’omuntu kimuseguliza,
    era kimutuusa ne mu maaso g’abeekitiibwa.

Read full chapter