Add parallel Print Page Options

(A)Era ndivunaana ayiwa omusaayi gwammwe ne nvunaana n’omuntu olw’omusaayi gw’ensolo ne muvunaana n’olw’omusaayi gwa muntu munne.

Read full chapter

And for your lifeblood I will surely demand an accounting.(A) I will demand an accounting from every animal.(B) And from each human being, too, I will demand an accounting for the life of another human being.(C)

Read full chapter

33 (A)“ ‘Temwonoonanga nsi gye mubeeramu. Okuyiwa omusaayi kyonoona ensi; okutangiririra ensi omuyiise omusaayi si kyangu, okuggyako ng’etangiririrwa n’omusaayi gw’oyo eyayiwa omusaayi mu nsi omwo.

Read full chapter

33 “‘Do not pollute the land where you are. Bloodshed pollutes the land,(A) and atonement cannot be made for the land on which blood has been shed, except by the blood of the one who shed it.

Read full chapter

24 (A)n’eri endagaano empya eya Yesu omutabaganya, ey’omusaayi ogwamansirwa ogwogera obulungi okusinga ogwa Aberi.

Read full chapter

24 to Jesus the mediator(A) of a new covenant, and to the sprinkled blood(B) that speaks a better word than the blood of Abel.(C)

Read full chapter

(A)Bwe yabembulula akabonero k’envumbo akookutaano ne ndaba wansi w’ekyoto emyoyo egy’abo abattibwa olw’okubuulira ekigambo kya Katonda n’olw’okuba abeesigwa mu bujulizi bwabwe. 10 (B)Ne bakaabirira Mukama n’eddoboozi ery’omwanguka nga bagamba nti, “Ayi Mukama, Omutukuvu era ow’amazima, onoosalira ddi abantu b’ensi omusango, n’owoolera eggwanga olw’omusaayi gwaffe?”

Read full chapter

When he opened the fifth seal, I saw under(A) the altar(B) the souls of those who had been slain(C) because of the word of God(D) and the testimony they had maintained. 10 They called out in a loud voice, “How long,(E) Sovereign Lord,(F) holy and true,(G) until you judge the inhabitants of the earth(H) and avenge our blood?”(I)

Read full chapter