Add parallel Print Page Options

29 (A)n’amutuuma Nuuwa, ng’agamba nti, “Okuva mu ttaka Mukama lye yakolimira, ono yalituweezaweeza mu mulimu gwaffe, ne mu kutegana kw’emikono gyaffe.”

Read full chapter

20 (A)Kubanga ebitonde tebyafugibwa butaliimu nga byeyagalidde, wabula ku bw’oyo eyabifugisa, mu kusuubira. 21 (B)Ebitonde birifuulibwa bya ddembe okuva mu kufugibwa okuvunda ne bigabanira wamu n’abaana ba Katonda ekitiibwa eky’okuba mu ddembe.

22 (C)Tumanyi ng’ebitonde byonna bisinda era ne birumwa ng’omukazi alumwa okuzaala bw’abeera.

Read full chapter

(A)wabula abantu bazaalibwa kulaba nnaku,
    ng’ensasi bwe zibuuka waggulu.

Read full chapter

14 (A)“Omuntu azaalibwa omukazi,
    abeera ku nsi akaseera katono era abeera mu kutegana.

Read full chapter

23 (A)Kubanga ennaku ze zonna n’okutegana kwe bijjula bulumi; era ne mu kiro omutima gwe teguwummula; na kino nakyo butaliimu.

Read full chapter