Oluyimba 4:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Ng’okwagala kwo kulungi mwannyinaze, omugole wange,
okwagala kwo nga kusinga nnyo envinnyo,
n’akawoowo ak’amafuta go kasinga eby’akawoowo eby’engeri zonna obulungi.
Omubuulizi 7:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okulondawo Ekisinga Obulungi
7 (A)Obwatiikirivu bw’erinnya eddungi businga eby’akawoowo ebirungi;
n’olunaku olw’okufa lusinga olwo olw’okuzaalirwako.
Zabbuli 45:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
14 (A)Aleetebwa mu maaso ga kabaka ng’ayambadde ebyambalo eby’emidalizo emingi.
Emperekeze ze zimuwerekerako;
bonna ne bajja gy’oli.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.