Add parallel Print Page Options

11 (A)Awo bwe nalowooza byonna emikono gyange bye gyakola,
    n’okutegana kwonna nga nkola,
laba, byonna bwali butaliimu na kugoberera mpewo,
    tewaali na kimu kye nagobolola wansi w’enjuba.

Read full chapter

17 (A)Awo ne nkyawa obulamu kubanga buli ekikolebwa wansi w’enjuba kindeetera buyinike. Byonna butaliimu na kugoberera mpewo.

Read full chapter