Add parallel Print Page Options

11 (A)Awo bwe nalowooza byonna emikono gyange bye gyakola,
    n’okutegana kwonna nga nkola,
laba, byonna bwali butaliimu na kugoberera mpewo,
    tewaali na kimu kye nagobolola wansi w’enjuba.

Read full chapter

22 (A)Omuntu afuna ki mu kutegana kwe kwonna n’okukaluubirirwa mu ebyo by’ateganamu wansi w’enjuba?

Read full chapter

(A)Ddala omuntu kiki ky’afuna mu kutegana kwe?

Read full chapter

15 (A)Omuntu nga bwe yava mu lubuto lwa nnyina n’ajja mu nsi nga talina kintu,
    bw’atyo bw’aliddayo nga mwereere ng’ava mu nsi.
Tewali ky’aggya mu mirimu gye,
    wadde kyayinza okugenda nakyo mu mukono gwe.

16 (B)Na kino kya bulumi bwereere:

nga bwe yajja era bw’atyo bw’aligenda;
    mugaso ki gwe yafuna mu kugoberera empewo?

Read full chapter