Add parallel Print Page Options

17 (A)Abakyala ab’oku muliraano ne bagamba nti, “Ewa Nawomi ezaaliddwayo omwana.” Ne bamutuuma erinnya Obedi, oyo ye kitaawe wa Yese, era jjajja wa Dawudi.

18 (B)Luno lwe lunyiriri lwa Pereezi:

Pereezi yali kitaawe wa Kezulooni,

19 (C)Kezulooni yali kitaawe wa Laamu,

Laamu n’aba kitaawe wa Amminadaabu.

20 Amminadaabu yali kitaawe wa Nakusoni,

Nakusoni nga ye kitaawe wa Salumooni;

21 (D)Salumooni yali kitaawe wa Bowaazi,

Bowaazi n’aba kitaawe wa Obedi;

22 Obedi yali kitaawe wa Yese,

Yese n’aba kitaawe wa Dawudi.

Read full chapter