Add parallel Print Page Options

(A)“Nakumanya bwe nnali sinnakubumba mu lubuto lwa maama wo;
    nga tonnava mu lubuto n’akutukuza.
    Nakulonda okubeera nnabbi eri amawanga.”

Read full chapter

69 (A)Ffe tubikkiriza era tumanyi nti oli Mutukuvu wa Katonda.”

Read full chapter

17 (A)Kubanga Katonda teyatuma Mwana we mu nsi kugisalira musango, wabula ensi erokolebwe okuyita mu ye.

Read full chapter

17 (A)Yesu n’abaddamu nti, “Kitange bulijjo akola, nange nteekwa okukola.”

Read full chapter

18 (A)Abayudaaya kyebaava beeyongera okusala amagezi okumutta, kubanga teyakoma ku kya kumenya mateeka ga Ssabbiiti kyokka, naye yeeyita Omwana wa Katonda, ne yeefuula eyenkanaankana ne Katonda.

Read full chapter