Add parallel Print Page Options

16 (A)Ensi yaabwe ya kusigala matongo,
    ekintu eky’okusekererwa emirembe gyonna,
abo bonna abayise balyewuunya
    era ne banyeenya emitwe gyabwe.

Read full chapter

(A)Ndidibaga ekibuga kino ne nkifuula eky’okusekererwa, n’abo bonna abayitawo bennyamire era baseke olw’ebiwundu byakyo byonna.

Read full chapter

17 (A)“Edomu kirifuuka kyerolerwa,
    abo bonna abayitawo balyewuunya batye
    olw’ebiwundu bye byonna.

Read full chapter

13 (A)Olw’obusungu bwa Mukama Katonda tajja kubeeramu bantu,
    naye alisigala matongo.
Bonna abayita e Babulooni balyewuunya batye era bakisooze
    olw’ebiwundu bye byonna.

Read full chapter

15 (A)Kino kye kibuga ekya kyetwala,
    ekyayogeranga mu mutima gwakyo nti,
    Nze we ndi, tewali mulala wabula nze:
nga kifuuse bifulukwa,
    ekifo ensolo ez’omu nsiko we zigalamira!
Buli muntu akiyitako aneesoozanga
    n’akinyoomoola.

Read full chapter

10 (A)Wanaayitawo akabanga katono ababi baggweerewo ddala;
    wadde mulibanoonya temulibalabako.

Read full chapter

36 (A)naye teyalwawo n’abula,
    ne mmumagamaga buli wantu, nga talabikako.

Read full chapter

21 (A)Ndikutuusa ku nkomerero embi, so toliwulirwa nate. Balikunoonya, naye toliddayo kulabika,’ bw’ayogera Mukama Katonda.”

Read full chapter