Add parallel Print Page Options

17 (A)Si ggwe weeretedde bino ng’ova ku Mukama Katonda wo,
    eyakukulemberanga
    akulage ekkubo?
18 (B)Kaakano olowooza onooganyulwamu ki
    okugenda okukolagana ne Misiri?
Olowooza kiki ky’onoganyulwa
    bw’onogenda okukolagana ne Bwasuli?
19 (C)Ebibi byo byennyini bye biri kubonereza,
    n’okudda kwo emabega kwe kulikusalira omusango.
Kale lowooza era otegeere nga bwe kiri ekibi era eky’omutawaana gy’oli bw’ova ku Mukama Katonda wo,
    n’oba nga tokyantya,”
    bw’ayogera Mukama, Katonda ow’eggye.

Read full chapter

17 Have you not brought this on yourselves(A)
    by forsaking(B) the Lord your God
    when he led you in the way?
18 Now why go to Egypt(C)
    to drink water from the Nile[a]?(D)
And why go to Assyria(E)
    to drink water from the Euphrates?(F)
19 Your wickedness will punish you;
    your backsliding(G) will rebuke(H) you.
Consider then and realize
    how evil and bitter(I) it is for you
when you forsake(J) the Lord your God
    and have no awe(K) of me,”
declares the Lord, the Lord Almighty.

Read full chapter

Footnotes

  1. Jeremiah 2:18 Hebrew Shihor; that is, a branch of the Nile

29 (A)Nga weesiimye, Ayi Isirayiri!
    Ani akufaanana,
    ggwe eggwanga Mukama Katonda lye yalokola?
Ye ngabo yo era omubeezi wo,
    era kye kitala kyo ekisinga byonna.
Abalabe bo banaakuvuunamiranga,
    era onoobalinnyiriranga.”

Read full chapter

29 Blessed are you, Israel!(A)
    Who is like you,(B)
    a people saved by the Lord?(C)
He is your shield and helper(D)
    and your glorious sword.
Your enemies will cower before you,
    and you will tread on their heights.(E)

Read full chapter