Add parallel Print Page Options

(A)‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda wa Isirayiri nti, Nnaatera okuboolekeza ebyokulwanyisa byammwe ebiri mu mikono gyammwe bye mukozesa okulwanyisa kabaka w’e Babulooni n’Abakaludaaya ababazinze ne beetooloola ebweru wa bbugwe w’ekibuga kyammwe. Nzija kubakuŋŋaanyiza munda mu kibuga kino.

Read full chapter

‘This is what the Lord, the God of Israel, says: I am about to turn(A) against you the weapons of war that are in your hands, which you are using to fight the king of Babylon and the Babylonians[a] who are outside the wall besieging(B) you. And I will gather them inside this city.

Read full chapter

Footnotes

  1. Jeremiah 21:4 Or Chaldeans; also in verse 9

10 (A)Mmaliridde okuleetera ekibuga kino akabi so si mirembe, bw’ayogera Mukama. Kijja kuweebwayo mu mikono gya kabaka w’e Babulooni, era ajja kukizikiriza n’omuliro.’

Read full chapter

10 I have determined to do this city harm(A) and not good, declares the Lord. It will be given into the hands(B) of the king of Babylon, and he will destroy it with fire.’(C)

Read full chapter

(A)Zeddekiya kabaka wa Yuda yali amusibidde eyo ng’agamba nti, “Lwaki otegeeza obunnabbi mu ngeri eyo? Ogamba nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama. Nnaatera okuwaayo ekibuga kino eri kabaka w’e Babulooni, era agenda kukiwamba.

Read full chapter

Now Zedekiah king of Judah had imprisoned him there, saying, “Why do you prophesy(A) as you do? You say, ‘This is what the Lord says: I am about to give this city into the hands of the king of Babylon, and he will capture(B) it.

Read full chapter