Add parallel Print Page Options

18 Noolwekyo kino Mukama ky’ayogera ku Yekoyakimu omwana wa Yosiya kabaka wa Yuda nti,

“Tebalimukungubagira;
    ‘Kikafuuwe, mukama wange!’
Kikafuuwe,
    obugagga bwe!

Read full chapter

Yeremiya Atiisibwatiisibwa okuttibwa

26 (A)Awo Yekoyakimu mutabani wa Yosiya kabaka wa Yuda nga yakalya obwakabaka, ekigambo kino kyajja okuva eri Mukama.

Read full chapter