Add parallel Print Page Options

20 (A)“Genda mu Lebanooni okaabe,
    leka eddoboozi lyo liwulirwe mu Basani.
Kaabira ku Abalimu,
    kubanga bonna ababadde ku ludda lwo bazikiridde.

Read full chapter

(A)Ekiro akaaba nnyo nnyini,
    n’amaziga ne gakulukuta ku matama ge.
Mu baganzi be bonna,
    talina n’omu amubeesabeesa.
Mikwano gye bonna bamuliddemu olukwe,
    bafuuse balabe be.

Read full chapter

24 (A)Lwaki okweka amaaso go,
    n’onfuula omulabe wo?

Read full chapter

21 (A)Onkyukira n’obusungu;
    onnumba n’omukono gwo ogw’amaanyi.

Read full chapter

(A)Noolwekyo empologoma eriva mu kibira n’ebalya,
    n’omusege ogw’omu ddungu gulibasaanyaawo.
Engo erikuumira okumpi n’ebibuga byabwe,
    buli muntu abifuluma ayuzibweyuzibwe;
Kubanga ebibi byabwe bingi,
    okudda ennyuma kunene.

Read full chapter