Add parallel Print Page Options

(A)Awo obwenzi bwe bwatuuka ne bumwanguyira nnyo n’ayenda n’asinza amayinja n’ebikonge.

Read full chapter

17 (A)Ndibasaasaanya mu maaso g’abalabe baabwe
    ng’empewo eva ebuvanjuba;
ndibalaga mabega
    so si maaso gange ku lunaku olw’okulabirako ennaku.”

Read full chapter

33 (A)Banvaako ne bankuba amabega mu kifo ky’okuntunuulira; wadde nga nabayigiriza ne nkiddiŋŋana emirundi mingi naye tebaawuliriza wadde okufaayo eri okukangavvulwa.

Read full chapter

10 (A)Awo abaana ba Isirayiri ne bakaabira Mukama nga bagamba nti, “Ddala ddala twasobya, ne tuva ku Mukama Katonda waffe, ne tuweereza Babaali.”

Read full chapter

16 (A)Mukama Katonda, bajja gy’oli mu nnaku yaabwe,
    bwe wabakangavvula,
    tebaasobola na kukusaba mu kaama.

Read full chapter