Add parallel Print Page Options

20 (A)Wakola obubonero n’ebikolwa ebyamagero mu Misiri era weeyongedde okubikola leero, wonna mu Isirayiri ne mu bantu bonna era erinnya lyo lyeyongedde okwatiikirira.

Read full chapter

20 You performed signs and wonders(A) in Egypt(B) and have continued them to this day, in Israel and among all mankind, and have gained the renown(C) that is still yours.

Read full chapter

(A)Olwo ekibuga kino kirindetera okwongera okumanyika, n’essanyu, n’ettendo era n’ekitiibwa eri amawanga gonna ku nsi agaliwulira ebintu byonna ebirungi bye mbakolera; era balyewuunya bakankane olw’okukulaakulana n’emirembe gye nkiwa.’

Read full chapter

Then this city will bring me renown,(A) joy, praise(B) and honor(C) before all nations on earth that hear of all the good things I do for it; and they will be in awe and will tremble(D) at the abundant prosperity and peace I provide for it.’

Read full chapter

(A)Kale, singa mugondera eddoboozi lyange awatali kwerekeramu, ne mukuuma endagaano yange, mulibeera eggwanga lyange ery’enjawulo egganzi mu mawanga gonna, kubanga ensi yonna yange. (B)Munaabeeranga obwakabaka bwange obwa bakabona, era eggwanga ettukuvu.’ Ebyo bye bigambo by’ojja okutegeeza abaana ba Isirayiri.”

Read full chapter

Now if you obey me fully(A) and keep my covenant,(B) then out of all nations you will be my treasured possession.(C) Although the whole earth(D) is mine, you[a] will be for me a kingdom of priests(E) and a holy nation.’(F) These are the words you are to speak to the Israelites.”

Read full chapter

Footnotes

  1. Exodus 19:6 Or possession, for the whole earth is mine. You

26 (A)Naye tebampuliriza wadde okunzisaako omwoyo, bakakanyaza ensingo zaabwe era ne bakola ebibi ne basinga ne bajjajjaabwe.

Read full chapter

26 But they did not listen to me or pay attention.(A) They were stiff-necked(B) and did more evil than their ancestors.’(C)

Read full chapter