Add parallel Print Page Options

15 (A)Mowaabu alizindibwa n’ebibuga bye ne bizikirizibwa;
    abavubuka be abato bagende battibwe,”
    bw’ayogera Kabaka, erinnya lye ye Mukama Katonda ow’Eggye.

Read full chapter

22 (A)Ensalo n’ekwata ku Taboli ne Sakazuma ne Besusemesi n’ekoma ku mugga Yoludaani.

Ebibuga byonna awamu byali kkumi na mukaaga n’ebyalo byabyo.

Read full chapter

42 (A)Awo Akabu n’agenda okulya n’okunywa, naye Eriya n’alinnya ku ntikko y’olusozi Kalumeeri, n’akutama, n’ateeka omutwe gwe wakati w’amaviivi ge.

Read full chapter