Add parallel Print Page Options

22 (A)Temuntya?” bw’ayogera Mukama;
    “temunkankanira?
Nateeka omusenyu okuba ensalo y’ennyanja,
    olukomera olutaliggwaawo, lwetasobola kuvvuunuka;
wadde ng’amayengo galukubaakuba, tegasobola kuluwaguza,
    gayinza okuwuluguma, naye tegasobola kuluyitako.

Read full chapter

22 Should you not fear(A) me?” declares the Lord.
    “Should you not tremble(B) in my presence?
I made the sand a boundary for the sea,(C)
    an everlasting barrier it cannot cross.
The waves may roll, but they cannot prevail;
    they may roar,(D) but they cannot cross it.

Read full chapter

(A)Awo Katonda n’ayogera nti, “Amazzi agali wansi w’eggulu gakuŋŋaanire mu kifo kimu, wabeewo olukalu.” Ne kiba bwe kityo. 10 Katonda olukalu n’aluyita ensi, amazzi agakuŋŋaanye go n’agayita ennyanja. Katonda n’alaba nga ky’akoze kirungi.

Read full chapter

And God said, “Let the water under the sky be gathered to one place,(A) and let dry ground(B) appear.” And it was so.(C) 10 God called(D) the dry ground “land,” and the gathered waters(E) he called “seas.”(F) And God saw that it was good.(G)

Read full chapter