Add parallel Print Page Options

17 (A)Obulamu bujja kwaka okusinga omusana ogw’omu ttuntu,
    n’ekizikiza kijja kufuuka ng’obudde obw’oku nkya.

Read full chapter

26 (A)Omwezi gulyaka ng’enjuba, n’omusana gulyaka emirundi musanvu okusinga ogwa bulijjo, ng’ekitangaala ky’ennaku omusanvu zonna awamu, Mukama bw’alinyiga ekinuubule ky’abantu be, n’awonya ekiwundu ky’abaakosebwa.

Read full chapter

19 (A)Awo malayika wa Katonda eyali akulembera abaana ba Isirayiri n’akyuka n’abadda emabega; n’empagi ey’ekire ne yejjulula okuva mu maaso gaabwe, n’eyimirira emabega waabwe:

Read full chapter