Yobu 13:28
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
28 (A)Bw’atyo omuntu bw’aggwaawo ng’ekintu ekivundu,
ng’olugoye oluliiriddwa ennyenje.”
Yobu 30:28
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
28 (A)Nzenna ŋŋenda nzirugala naye si lwa kwokebwa musana;
nnyimirira mu lukuŋŋaana, ne nsaba obuyambi.
Yobu 30:30
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
30 (A)Olususu lwange luddugadde, era lususumbuka;
n’omubiri gwange gwokerera.
Zabbuli 16:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Kubanga omwoyo gwange toliguleka magombe,
wadde okukkiriza Omutukuvu wo okuvunda.
Yobu 21:26
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
26 (A)Ne beebaka kye kimu mu ttaka,
envunyu ne zibabikka bombi.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.