Add parallel Print Page Options

11 (A)Ng’amazzi bwe gaggwa mu nnyanja
    oba omugga bwe gukalira ne guggwaawo,

Read full chapter

(A)Leka babule ng’amazzi agakulukuta ne gagenda.
    Bwe banaanuula omutego, leka obusaale bwabwe bwe balasa bufufuggale.

Read full chapter

(A)Omugga gulikalira
    n’entobo y’omugga ekale ejjemu enjatika.

Read full chapter

(A)“Emikono gyo gye gyammumba, gye gyankola.
    Ate kaakano onookyuka okunsanyaawo?

Read full chapter

13 (A)Amagombe bwe gaba nga ge maka mwe nnina essuubi,
    bwe njala obuliri bwange mu kizikiza,

Read full chapter

23 (A)Mmanyi nga olintuusa mu kufa,
    mu kifo kye wateekerawo abalamu bonna.

Read full chapter

15 (A)Amaanyi gampweddemu, gakaze ng’oluggyo;
    n’olulimi lwange lukutte waggulu mu kibuno kyange.
    Ondese awo mu nfuufu ng’omufu.

Read full chapter

27 (A)Ng’abantu bwe baterekerwa okufa omulundi gumu n’oluvannyuma okulamulwa ne kutuuka,

Read full chapter

15 Abaana ba Isirayiri n’abagenyi bammwe, n’abagwira abanaabeeranga mu mmwe, mwenna munaddukiranga mu bibuga ebyo omukaaga. Kwe kugamba nti omuntu yenna anattanga omuntu nga tagenderedde anaddukiranga omwo.’

Read full chapter

25 (A)Omussi oyo olukiiko lw’ekibiina lunaamuwonyanga omuwoolezi w’eggwanga, ne lumuleka n’abeeranga mu kibuga kye eky’obuddukiro okutuusa Kabona Omukulu eyafukibwako amafuta ag’omuzeeyituuni amatukuvu ng’amaze okufa.

26 “ ‘Naye omussi oyo bwe kanaamutandanga n’afulumako mu kibuga kye eky’obuddukiro mwe yaddukira, 27 omuwoolezi w’eggwanga n’amala amusanga ebweru w’ekibuga ekyo, n’amutta, omuwoolezi w’eggwanga taabengako musango gwa butemu. 28 Kubanga omussi oyo kinaamusaaniranga okubeera mu kibuga kye eky’obuddukiro okutuusa nga Kabona Omukulu amaze okufa. Kabona Omukulu anaamalanga kufa, omussi oyo n’addayo ewuwe mu bintu bye eby’obutaka.

Read full chapter

15 (A)abantu bonna bandizikiriridde wamu,
    era omuntu yandizzeeyo mu nfuufu.

Read full chapter