Add parallel Print Page Options

(A)“Ddala etabaaza y’omukozi w’ebibi ezikidde,
    era n’omuliro gw’ekyoto kye tegukyayaka.

Read full chapter

13 (A)abaleka amakubo ag’obutuukirivu
    ne batambulira mu makubo ag’ekizikiza,

Read full chapter

(A)Amazima gatuli wala,
    n’obutuukirivu tetubufunye.
Tunoonyezza omusana naye ekizikiza kitwesibyeko,
    we tusuubira obutangaavu, tutambulidde mu bisiikirize byereere.
10 (B)Tuwammantawammanta bbugwe ng’abazibe,
    ne tukwatakwata ng’abatalina maaso;
twesittala mu ttuntu ng’ekiro mu abo abalina amaanyi
    ne tuba ng’abafu.

Read full chapter

35 (A)Yesu n’abaddamu nti, “Omusana gujja kwongera okubaakira okumala akaseera. Kale mugutambuliremu mugende gye mwagala ng’ekizikiza tekinnatuuka. Atambulira mu kizikiza tamanya gy’alaga.

Read full chapter