Add parallel Print Page Options

19 (A)Abatuukirivu balaba okuzikirira kwabwe ne bajaguza;
    abataliiko musango babasekerera nga bagamba nti,

Read full chapter

16 (A)Abaavu ne balyoka baba n’essuubi,
    n’akamwa k’abatali benkanya ne kazibibwa.

Read full chapter

11 (A)Naye ye kabaka anaajagulizanga mu Katonda;
    bonna abalayira mu linnya lya Katonda banaatenderezanga Katonda,
    naye akamwa k’abalimba kalisirisibwa.

Read full chapter

19 (A)Tumanyi nga buli kyawandiikibwa mu mateeka, kyawandiikibwa ku lw’abo abafugibwa amateeka. Amateeka malambulukufu ku nsonga ezo, omuntu yenna aleme okwekwasa ensonga yonna, ate era ne Katonda okwongera okulaga ng’ensi yonna bwe yasobya.

Read full chapter