Font Size
Yobu 5:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yobu 5:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)Alikuwonya mu buzibu bwa ngeri mukaaga.
Weewaawo ne mu ngeri musanvu tootuukibwengako kulumizibwa.
Zabbuli 34:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 34:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)Omuntu omutuukirivu ayinza n’okuba n’ebizibu bingi,
naye byonna Mukama abimuyisaamu.
Mikka 7:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Mikka 7:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Tonjeeyereza ggwe omulabe wange,
kubanga wadde ngudde, nnaayimuka.
Ne bwe naatuula mu kizikiza,
Mukama anaabeera ekitangaala kyange.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.