Add parallel Print Page Options

32 (A)Bwe ndiwanikibwa okuva mu nsi, ndiwalulira bonna gye ndi.”

Read full chapter

23 (A)Era bakabaka be balibeera ba kitammwe babalabirire,
    ne bannabagereka babeere bamaama ababayonsa.
Balivuunama mu maaso go nga batunudde wansi;
    balikomba enfuufu y’omu bigere byo.
Olwo lw’olimanya nti nze Mukama,
    abo bonna abannindirira n’abansuubiriramu tebalikwatibwa nsonyi.”

Read full chapter

32 (A)okuba Omusana ogw’okwakira amawanga.
    N’okuleetera abantu bo Abayisirayiri ekitiibwa!”

Read full chapter

12 (A)Ne Nnabbi Isaaya agamba nate nti,

“Walibaawo muzzukulu wa Yese alijja
    era alisituka okufuga Abaamawanga,
era mu ye mwe muliba essuubi lyabwe.”

Read full chapter

(A)Awo olunaku Mukama Katonda lw’alibawa okuwummula okuva mu kulumwa kwammwe n’okukijjanyizibwa kwe mubaddemu nga mukozesebwa,

Read full chapter

12 (A)abo be yagamba nti,
    Kino kye kifo eky’okuwummuliramu eri oyo akooye,
era kye kifo eky’okuwerera
    naye ne bagaana okuwuliriza.

Read full chapter

17 (A)Ekibala ky’obutuukirivu kiriba mirembe,
    n’ekiriva mu butuukirivu kiriba kusiriikirira na bwesige emirembe gyonna.
18 (B)Abantu bange balibeera mu bifo eby’emirembe,
    mu maka amateefu
    mu bifo eby’okuwummuliramu ebitatawaanyizibwa.

Read full chapter