Add parallel Print Page Options

14 (A)Muba mikwano gyange bwe mukola bye mbalagira.

Read full chapter

15 (A)Olwo nga sikyabayita baddu, kubanga omuddu tamanya bifa ku mukama we. Kaakano mmwe muli mikwano gyange, kubanga mbategeezezza byonna Kitange bye yaŋŋamba.

Read full chapter