Add parallel Print Page Options

21 (A)Ebyo byonna balibibakola ku lw’erinnya lyange, kubanga eyantuma tebamumanyi.

Read full chapter

Ebyo balibibakola kubanga Kitange tebaamumanya, era nange tebammanyi.

Read full chapter

(A)Buno bwe bulamu obutaggwaawo, okutegeera ggwe Katonda omu ow’amazima, n’oyo gwe watuma, Yesu Kristo.

Read full chapter

(A)kubanga buli kye wandagira nkibayigirizza ne bakitegeera era bategeeredde ddala nga nava gy’oli, era ne bakkiriza nga ggwe wantuma.

Read full chapter

18 (A)Nga bwe wantuma mu nsi, nange bwe ntyo mbatuma mu nsi.

Read full chapter

21 (A)bonna babeere bumu, nga ggwe Kitange bw’oli mu Nze, nange nga ndi mu ggwe, nabo babeerenga mu ffe, ensi eryoke ekkirize nga ggwe wantuma.

Read full chapter

23 (A)Nze nga ndi mu bo, era naawe ng’oli mu Nze balyoke bafuukire ddala omuntu omu. Ensi eryoke etegeere nga ggwe wantuma era nti obaagala nga bw’onjagala.”

Read full chapter

17 (A)Kubanga Katonda teyatuma Mwana we mu nsi kugisalira musango, wabula ensi erokolebwe okuyita mu ye.

Read full chapter

29 (A)Nze mmumanyi, kubanga nava gy’ali, era ye yantuma.”

Read full chapter

27 (A)Kitange abaagala nnyo kubanga nammwe munjagala nnyo era mukkiriza nti nava eri Katonda.

Read full chapter