Add parallel Print Page Options

11 (A)Ekyamagero kino, Yesu kye yasookerako okukola mu lwatu mu Kaana eky’e Ggaliraaya, ng’alaga ekitiibwa kye. Abayigirizwa be bwe baakiraba ne bamukkiriza.

Read full chapter

30 Kimugwanira ye okugulumizibwa naye nze okutoowazibwa.

Read full chapter

26 Yokaana n’addamu nti, “Nze mbatiza na mazzi, naye waliwo ayimiridde wakati mu mmwe gwe mutamanyi,

Read full chapter

27 (A)anvaako emabega, nze sisaanira na kusumulula buguwa bwa ngatto ze.”

Read full chapter

30 (A)Ye wuuyo gwe nayogerako, bwe nagamba nti, ‘Waliwo omuntu anvaako emabega ye ansinga obuyinza, kubanga ye yaliwo nga nze sinnabaawo.’

Read full chapter

34 (A)Ekyo nkirabye era nkiweerako obujulirwa nti Ye Mwana wa Katonda.”

Read full chapter