Yokaana 20:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Yesu Alabikira Abayigirizwa be
19 (A)Akawungeezi ako abayigirizwa baali bakuŋŋaanidde mu kisenge ng’enzigi nsibe olw’okutya Abayudaaya, Yesu n’ajja n’ayimirira wakati mu bo. N’abagamba nti, “Emirembe gibe mu mmwe.”
Read full chapter
Yokaana 3:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Kubanga Katonda teyatuma Mwana we mu nsi kugisalira musango, wabula ensi erokolebwe okuyita mu ye.
Read full chapter
Matayo 28:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)Kale mugende mufuule abantu bonna mu nsi zonna, abayigirizwa nga mubabatiza mu linnya lya Kitaffe, Omwana era Mwoyo Mutukuvu.
Read full chapter
Yokaana 17:18
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
18 (A)Nga bwe wantuma mu nsi, nange bwe ntyo mbatuma mu nsi.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.